Njagala Engeri
Njagala Engeri a song by Twina Herbert on Foxsoundi — Free Music, Smart Streaming for Everyone
Njagala Engeri Lyrics
Teyali nze eyateesa nti onjagale eh ×3
Bangoba benesiga
Bbanumya benayagala
Ekiro mutumbi bansuula aah mbu nsiraane
Ekwagala ko kwekyanondaaaa, nompangula aah nompangula
Njagala engeri gyongagala mukama
Ngagala engeri Gyondbirila mukama
Njagala engeri Gyewafukamu mukwano gwangeee
Njagala engeri gyondamu ekisa ekyo
Njagala engeri gyewanfirilamu mukama
Njagala engeri gyewafukaamu muzadde wange
Ate oba nze
Njagala engeri gyongabirira mukama
Njagala engeri gyolwanamu entalo
Njagala engeri gyewafukamu muyambi wangee
Nze ompanguddeeee.yesu wange ompangudde eeh ompangudde
Nze nandibadde naffa naffa luli lwebanumba
Luliii luli lwebangamba mbu nkomye
Mazima natya ngenda kuffa akana kange nkalese ntya bwe wamponya
Bwentyo ne mpangulaa, mukama
Nze nandibadde naffa luli emmotoka bweyeffula, mazima natya
Mukyala wange muleka ntya, bwewamponya kwolyo nompangula
Kyova olaba nkwagala
Ndi wuwo ndi wuwo
Kubyokoze ompangudde

From the album: Mwoyo Tonta Album
-
Essaala by Twina Herbert , -
Let Everything by Twina Herbert , -
Kaneyongerenga by Twina Herbert , -
Yasasula by Twina Herbert , -
Nsirikatya by Twina Herbert , -
Nyamba by Twina Herbert , -
Dont Cry by Twina Herbert , -
Omukono Gwo by Twina Herbert , -
Oli Nsonga Yange by Twina Herbert , -
Olunaku by Twina Herbert , -
Mpita Gwe by Twina Herbert , -
Ngenda Wala by Twina Herbert , -
Njagala Engeri by Twina Herbert , -
Nongoosa by Twina Herbert , -
Worship Medley by Twina Herbert ,